Zabbuli 90:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Ensozi nga tezinnazaalibwa,Era nga tonnakola nsi n’ebigirimu,+Okuva emirembe gyonna okutuusa emirembe gyonna, ggwe Katonda.+ Danyeri 7:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 “Nneeyongera okutunula okutuusa entebe ez’obwakabaka lwe zaateekebwawo, era Oyo Abaddewo Okuva Edda n’Edda+ n’atuula.+ Ebyambalo bye byali byeru ng’omuzira,+ era enviiri z’oku mutwe gwe zaali ng’ebyoya by’endiga ebitukula. Entebe ye yali nnimi za muliro; nnamuziga zaayo zaali muliro ogwaka.+ Danyeri 7:13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 “Nneeyongera okutunuulira ebyo bye nnali njolesebwa ekiro, ne ndaba oyo eyali afaanana ng’omwana w’omuntu+ ng’ajjira mu bire eby’eggulu; n’akkirizibwa okugenda awaali Oyo Abaddewo Okuva Edda n’Edda,+ ne bamutwala mu maaso ge. Kaabakuuku 1:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Ai Yakuwa, tobaddeewo okuva edda n’edda?+ Ai Katonda wange, Omutukuvu wange, ggwe tofa.*+ Ai Yakuwa, wabalonda okutuukiriza omusango ogwasalibwa;Ai ggwe Olwazi lwange,+ wabateekawo okutubonereza.*+
2 Ensozi nga tezinnazaalibwa,Era nga tonnakola nsi n’ebigirimu,+Okuva emirembe gyonna okutuusa emirembe gyonna, ggwe Katonda.+
9 “Nneeyongera okutunula okutuusa entebe ez’obwakabaka lwe zaateekebwawo, era Oyo Abaddewo Okuva Edda n’Edda+ n’atuula.+ Ebyambalo bye byali byeru ng’omuzira,+ era enviiri z’oku mutwe gwe zaali ng’ebyoya by’endiga ebitukula. Entebe ye yali nnimi za muliro; nnamuziga zaayo zaali muliro ogwaka.+
13 “Nneeyongera okutunuulira ebyo bye nnali njolesebwa ekiro, ne ndaba oyo eyali afaanana ng’omwana w’omuntu+ ng’ajjira mu bire eby’eggulu; n’akkirizibwa okugenda awaali Oyo Abaddewo Okuva Edda n’Edda,+ ne bamutwala mu maaso ge.
12 Ai Yakuwa, tobaddeewo okuva edda n’edda?+ Ai Katonda wange, Omutukuvu wange, ggwe tofa.*+ Ai Yakuwa, wabalonda okutuukiriza omusango ogwasalibwa;Ai ggwe Olwazi lwange,+ wabateekawo okutubonereza.*+