Matayo 12:50 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 50 Buli akola Kitange ali mu ggulu by’ayagala ye muganda wange, mwannyinaze, era maama wange.”+ Lukka 8:21 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 21 N’abaddamu nti: “Maama wange ne baganda bange be bano abawulira ekigambo kya Katonda ne bakikolerako.”+ Yokaana 15:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Bwe mukwata bye mbalagira, muba mikwano gyange.+
21 N’abaddamu nti: “Maama wange ne baganda bange be bano abawulira ekigambo kya Katonda ne bakikolerako.”+