Yokaana 7:16 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 Yesu n’abaddamu nti: “Bye njigiriza si byange, wabula by’oyo eyantuma.+ Yokaana 8:28 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 28 Awo Yesu n’agamba nti: “Bwe mulimala okuwanika Omwana w’omuntu,+ awo mulimanya nti ye nze,+ era nti sirina kintu kyonna kye nkola ku bwange;+ naye ebintu bino mbyogera nga Kitange bwe yanjigiriza. Yokaana 12:49 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 49 Kubanga soogedde ku bwange, naye Kitange kennyini eyantuma ye yandagira bye nteekwa okwogera.+
28 Awo Yesu n’agamba nti: “Bwe mulimala okuwanika Omwana w’omuntu,+ awo mulimanya nti ye nze,+ era nti sirina kintu kyonna kye nkola ku bwange;+ naye ebintu bino mbyogera nga Kitange bwe yanjigiriza.