28 Awo Yesu n’agamba nti: “Bwe mulimala okuwanika Omwana w’omuntu,+ awo mulimanya nti ye nze,+ era nti sirina kintu kyonna kye nkola ku bwange;+ naye ebintu bino mbyogera nga Kitange bwe yanjigiriza.
10 Temukikkiriza nti nze ndi bumu ne Kitange era nti ne Kitange ali bumu nange?+ Ebintu bye mbagamba sibyogera ku bwange,+ naye Kitange abeera obumu nange, akola emirimu gye.